Loading...
「ツール」は右上に移動しました。
0いいね 178回再生

John Blaq Ft. Irene Namubiru - Silina (Lyrics)

🎵Follow The Lyric Home Official Spotify playlist: open.spotify.com/playlist/2eHlXwa7RguFuuwVfyBfUd?s…
🎧John Blaq ft Irene Namubiru - Silina (Lyrics)
⏬Stream / Download: open.spotify.com/track/7LAjHJMrGcdcXrnc2S1hzj?si=u…
🔔Turn on notification bell to stay updated with new uploads!

❤️Follow our Spotify Ugandan latest music uploads: open.spotify.com/playlist/5M8f4TTCuL8dF06cwhbKRx?s…

👉John Blaq
open.spotify.com/artist/4IbZQdYTpGIrF4EvUJcAEl?si=…
   / @johnblaqmusic  
www.instagram.com/johnblaqofficial?igsh=MTdpenU3eG…
www.tiktok.com/@johnblaqofficial?_t=ZN-8svT9LndbEc…

👉Irene Namubiru
www.tiktok.com/@irynnamubirumusic?_t=ZN-8svT5bDv23…
   / @irynnamubiru2826  
open.spotify.com/artist/3wL9WpeM5kjkIw3CxIRIDf?si=…

Obe taala ng’omulisiza eyo gyetugenda ayabasssss
Kano akayimba nkaweereza omwagalwa Gwe mwagala
Yadde waliwo ebyasooba, naye saasira
Ekitabo ky’omutima gwo kibikuule okimpe
yegwe nze gwenali ninze
Ono yanzikiliza nenyingila ensi ye ewataali bya visa, Ssekamu tubaawe ku teaser
Beibe ikaikana, ninze alibaawo, Waire eby’ensi bikakana nkusuubiiza Tilivaawo
Oli wamuwendo olinga ejinja, elya Diamond
Kaa kuntwaleko ewaffe jinja, olabe mange

Silina byakugamba nze, onanagiza
Silina byakugamba nze, onsanyalaza
Silina kyakugamba nze, onanagiza
Silina kyakugamba nze, onsanyalaza, Tta ta talalala ta taa(ah)

Omukwano ggwo tegulilindwa, mukwano
gw’olunaku mulunaku lweluno olunaku
Lw’eluno olunaku mulindwa, yeah
Mukwano gwo sili gutunda, sili gugaba muba mafia abakwagala olunaku
Bajja leero ate enkya nebagenda
Kati gwe kyaalani, nakutuka mutima ttunga
Obe ttaala ng’omulisiza eyo gyetugenda
Njigiriza akaggaali nkavugire mukyenda
No problem k’endi naawe nkimanyi, Njakutuuka

Silina byakugamba nze, onanagiza
Silina byakugamba nze, onsanyalaza
Silina kyakugamba nze, onanagiza
Silina kyakugamba nze, onsanyalaza, Tta ta talalala ta taa(ah)

Tontya nkwaata woyagala, bbanga ddene nnyo nga sikulaba
Abatatwagaliza tubalaba, nange sibalaba
You got the sense of time my love(my love)
Yenze alikuzaalira abaana(abaana)
Tolwaayo beibe, beibe, bintu byo bikulinze beibe, my love
Beibe ikaikana, ninze alibaawo, waire Ebyensi bikankana, Nkusuubiiza tilivaawo

Silina byakugamba nze, onanagiza
Silina byakugamba nze, onsanyalaza
Silina kyakugamba nze, onanagiza
Silina kyakugamba nze, onsanyalaza, Tta ta talalala ta taa(ah)

Tags
John Blaq new song
Irene Namubiru new song
John Blaq ft Irene Namubiru
Silina by John Blaq ft Irene Namubiru
Silina by John Blaq and Irene Namubiru
John Blaq ft Irene Namubiru Silina lyrics
Silina lyrics by John Blaq ft Irene Namubiru

#silina #lyrics #music #uganda